Lucanda & (Ki)Swahili (Uganda)
Tukusanyukidde / Karibu
Ani omuwa wamagezi jjooli?
Buno bwe bubaka obwokufumintiriza era obwokusaba obwabulirwa
omuwereza wa mukama Sieberen Voordewind.
Eri omuwuliliza,Guno gwe mutwe gwenjagala okwogerako.
''Ani omuwa wamagezi jjoori? nkusaba ogulewo omutiima gwo eri ebigambo bino ebya katonda omlamu era ofune omukisa ogwo bugaga.
Baibuli egamba ntioyo akiriza muye {Yesu}tajja kuwebwa nsonyi nakatoono.Ekya barumi 9:33.
Nibwoba nebizibu bitya,mubaiburi tosooma kumusaja ayali nga ali mubuzibu obwamanyi enyo.Erinya lye Jehoshaphat.Baibuli egamba anga ogoberera ekitabo kya Ebyomumirembe 20:2 ni 3 a''Abantu bajja nebagamba Jehoshaphat," nti waliwo ejje edenne erijja joori okuva kuluda luri olwenyanja .Awo Jehoshaphat naatya nyo..."{Dutch bible NBG1951}
Ndowoza nga Jehosphaphat bweyali oyinza nawe okuba nga wali obadeko mubuzibu nga era osula mukutya okwamanyi enyo.Okutya okwomumaso,okuva oba okuba nga oli mwavu.Oba otya nti toyinza kuva mubuzibu obwa manyi enyo.
Okutya kwo kwona era okwetagakwo,ekibuzo kili kimu:"Ani omuwa wa magezi joli:" Ye ani jogenda nebizibu byo era nokutya kwona kwolina:Kola nga Jehoshaphat bwe yakola! Baibuli egamba nti:"Awo Jehoshaphat natya nyo era natafaayo kwebuza kumukama."{Dutch bible,NBG1951}.Nasalawo obutebuza kukatonda omulamu.Oyo awulira buli kusaba kwona era adamu buli sara okusinsizira bwasarawo,kukyiseera kye.Baibuli egamba kulunyiriri 3:"Oyo{Jehoshaphat}Neyeyita Judah era abantu aba Yuda neja boona okufuna obuyambi okuva eri mukama." Erinya lya mukama lyebazibwe!Jehoshaphat yalowoza nti obuyambi tajja kubufuna eri omuntu naye eri katonda.Embera ye yali nga tiyabuntu era nga talina suubi lyona.Kubanga yasaba:"Fe tetulina manyi gona kwanganga eje lino elitulumba fe."{Olunyiriri 12}. Era nawe oyinza okuba nga tosobora kulyanyisa mbera eyo jolimu.Embera yo oyobuntu telina suubi lyona. Tosobora kulaba muwi wamagezi joli? ogenda yani okufuna obuyambi? Jehoshaphat yagenda wakatonda era yasaba :"naye amaso gafe gali kugwe."Takyalabalutalo lwona,naye yatunulira mukukirizaokwoyo katonda omulamu ayinza byona.Bweyali nga asaba,baibuli egamba {mulunyiriri 14}" awo omwoyo omutukuvu najja eri Jahaziel....Nagamba nti:"Wulirisa,kabaka Jehoshaphat era neri oyo yena asula ne Yuda era muyerusalemi!Kino Mukama Katonda kyagambaeri gwe:{era eri gwe awulirisa obubaka buno0}"Totya oba togwamu manyi kulwegyelye.Olutalo siluwo wabula lwa Katonda.Tojja kulwana lutalo luno.Yimirila nga oli wamanyi olabe okusimululwa okuva eri Mukama,O Juda era Yelusalemi.Temutya era temugwamu manyi. Genda ebweru enkya era omutunulire era Mukama anabeera nawe."
Ye bweyali nabalala nga bali mukusaba,awo omwoyo omutukuvu najja nekyokudibwamu.Laba ekyomuwendo!Ffe mukisa ekya manyi eyo tuli ekitabo ekitukuvu ekilimu okudibwa kwona ye Baibuli!
Mu baibuli Katonda akugamba nti mpita era njakukudamu era nja kukubulira ebintu ebyomuwendo byotamanyi gwe...Era nja kuleeta obulamu nokuwonyezebwa jooli gwe."{Yeremiya 33:3-6}
BWO KIRIZA kATONDA OMULAMU OKUBA OMUWI WAMAGEZI JOLI MUBULAMU BWO AJJA KWOGERA NAWE mUKUSABA ,MUBAIBULI OBA MUNGERI EDALA.
Obuyambi bwe bwe obusinga obuyambi obulara bwona!Amagezi ge joli gegasinga amagezi amalara gwona.Kola nga Jehoshaphat bweyakola era salawo okufuna obuyambi okuva yomuwa wamagezi asinga mubona:ye Katonda omulamu.Era bwekyali ne Jehoshaphat,Mukama ajja kuwulira okusaba kwo okutufu.Era mukiseerakye ajja kukudamu.
Nga mukama amaze okuda mu Jehoshaphat, tusooma nti :"Jehoshaphat navunama kutaka,nabantu boona abayudaya ne Yerusalemi yona nebavunama okusaba katonda era nebamusinza.{Ekomumirembe ekyokubiri 20:18}
Era nebizibu bye bwebyaali tebinadibwamu Yakiliza mumagezi gamukama era navunama wansi okumusinza.
Mukama oba Katonda bwayogera naffe mukusaba oba mukusoma baibuli, tetusooka kulabakinatujja mubuzibu namaso gaffe.Okusooka tutekwa okukiriza okudibwamu kwa Katonda namagezige gatuwa nga tetunalaba.
Yesu agamba mu mako 11:24:"Nolwekyo nkugamba gwe nti ,buli kyonosabanga mukusaba kiriza nti okifunye,era kijja kubeera kikyo gwe." Kiriza nti okusabakwo Mukama akuwulidde nga tonalaba oba nga tonakikwatako gwe.Tandika okumwebaza mukama olwe kya magero kyo. Era nga Jehoshaphat,Mukama ajja kudamu okusabakwo nga bwayagala. Mukiseera kya Katonda nawe ojja kuvayo mubunya era mubizibu byo era ojja kutamburila wamu ne Jehoshaphat musanyu era mumirembe.Kino tukisoma mubigambo bya Katonda.
"Awo nga bakulembedwa Jehoshaphat,abantu bona ne Yerusalemi nebakomawo eyerusalemi nasanyu ,kubanga Mukama yabawa okusanyuka okusinga abalabe babwe.Newbayingira Yerusalemi nebagenda nebagenda mukanisa ne bitaasa ne nanga .Okutya kwa mukama nekujja era obwakabaka bwona nensi yona newulira okulwana kwa mukama era abalabe ba Isiraili..Era obwakabaka ba Jehoshaphat bwali mudembe,kubanga Mukama yali amuwade okuwumula okuva munsonda zona ezensi."{Ekyomumirembe ekyokubiri 20:27-30}.Mukama ye bazibwe!Ebyo byona MUkama bye yakolera Jehoshaphat,mwetefutefu okubikukolera gwe mulinya lya YESU omunazalesi,ayajja kunsi okutukuza abononyi.
Woli wona mukaseera kano,mukisenge ekyobulamu,mukomera,mumwotoka,mutulwera,wona wona; tUGENDE MUKUKIRIZA TUTUZIBWE KUNAMULONDO YA mUKAMA.
"O Mukama owobuyinza bwona,mulinya lya YESU omunene nzize joli nabo abalina okuyayana okuwulilisa obubaka buno .Tetulina kubusabusa kwona okujakookukiriza nti gwe osinga amanyi mumanyi gona.Nolwekyo nkusaba :kiliza okuterekakwo,okusimulurwako,okuwa edembe nokuwonya okwobuyinzabo kujje mukaseera kano.Woonya abalwadde,simulura abo abaali mubulumi,wonya abo abalina ebiwundu,okutya nokubawo kubyeberemezako.Twala obwavu okuva kubantu bano.Obawe okwetaga kwabwe kwona.O Mukama jangu eri abawuliriza bona nobuyinzabo bwona na mafutago gona, nga obubaka buno buwede baleme okusigala kyekimu.Nkwebaza nti olwekisa kyo ojja kuwulira okusaba kuno era okudemu mubiseera byo. Ngurumiza erinya etukuvu"
Era mukwano gwange ffuna okuwonyezebwa,eddembe,ffuna amagezi era ffunaamafuta agokuwonyezebwa mulinya elya YESU ! Kiriza era mwebaze kulwebyo byona! era tewelabira:omuwi wamagezi jjoli?
Nkusabiira obugaga obwomukisa gwa katonda,mulinya lyaYESU KULISITO elisinga amanya goona.Amina!
The message (Who is your advisor?) was translated in Luganda by
Brother SSEBIDDE AMMEX (Kampala, Uganda)

Obubaka,omuwereza wamukama Sieberen Voordewind obwawerezebwa kurediyo nga omutwe gwabo guli nti"okukuzibwa mukama kwagaba".
omuvunuzi muluganda ye owoluganda Ammex Ssebidde.
Eri omuwuliriza,ndimusanyufu okulaba nti mukaseera kano kenyini owuliriza obubaka buno obuwelezebwa kulwediyo olwokuba nti ndiina amawulire agenjawulo gyoli.Mukama katonda omulamu ayagala okukuja kudaala elimu okukuteka kudaala edala aate .Bwekiri watondebwa Katonda nekigendererwa.Bwekiri,watondebwa katonda nekigendererwa.Tuli wano kumala bulamu bwo Toliwano kutuka munsi nga omudhu.
Mukama yakutonda nga olina olina ekirabo kimu oba nga olina ebirabo bingi.Kino osobola okukisoma mu baibuli mukitabo kya matayo ensula 25 .Tekiri kubigenderelwabyo okuzira ekirabo kyo mukama kyeyakuwa.otekwa okukikozesa okuwa erinya lya mukama ekitibwa.era mukama katonda ayagala okukuwa omukisa olwa kino.Ye era ayagala okukuteka kudaala edala.Baibuli egamba mu zabuli ensula 75:6-7 nti tewali muntu yena okuva ebuvanjuba oba ebugwanjuba oba mudungu asobora okuteeka omuntu kudaala edala .Naye mukama katonda oya alamula ensi asa omulara aate omulala namulinya wagulu.Mukama yaakulinya edaala edala gwe.Suubila okulinyisibwa.Okukulankulana kwo,omukisa gwoteguva eri omuntu naye okuva eri mukama katonda omulamu oyo asobola ebintu byona.
Tusobora okusoma kubulamu bwa yusufu okuva mubaiburi nga ekyokulabirako ekyamanyi enyo.
olubelyebelye 37 etuburila nti,Yusufu yalina ebilooto.okulinyisibwa kutandika nakubeera na bilooto oba okufuna ekilooto.Katonda yayagala okulinyisa yusufu.kati singa yali nga asigadde waka yandibadde nga oba yakulila ekika kye,oba nga yakulira enteze nabakozibe boona.
Naye mukama katonda yalina entekateka ya yusufu enungi.Olwokukuzibwa kwe yandibadde asoka okuyita mubuzibu bungi mubulamubwe.Olunaku lumu Yusufu yasulibwa munsulo yamazi.mumbeera ye eyobuntu yali talina suubi lyoona.okusubiira kwe kwona okukuzibwa kwali kugenda kudirirla mpola mpola ekifo ekyasinga okubeera ekibi kye kyaali ensuulo eyo empanvu enyo mweyasulibwa.Naye mukama katonda Yusufu olwekigendelerwa,mukama yayagala okukuza Yusufu .Kale ekiseera kyajja najjibwayo munsuulo yamazi,katonda nakiriza Yusufu okutundibwa munsi endala.Yusufu yali atekwa okugenda afune obukulu.Waliwo ensi eyo eyobunayira Yusufu mweyafuna okukuzibwa munyumba ya Pontiya.Yusufu omukulu,ekyo kyali kimala? neda,mukama yalina bingi ebyokumuwa mugwanika lye.Naye yali alinna okuyita mumbeera yona eyobulamu bwe.Yatekebwa mukomera nga talina musangogwona.kyaali kino nga ekimala naye mukama yalina bingi ebyokumuwa mugwanika lye.Abantu bwebaali bamwelabidde mukama katonda yamujjukira namujja mukomeera namufula omukulu a yalondebwa kabaka.
Entekateka yamukama eri Yusufu yali sikubeera mukulu wakiika naye okuba omukulu alondedwa kabaka.Olugendo lwalimu ebiko,ebinya ne nsozi naye mukama yalinaye.
kiino kitegeza ki eri obulamu bwo? mukama omulamu alina entekateka eri obulamubwo !
Ayagala okubeera nawe era okukukuza .Oyiiza okubeera nga oliina ekilooto kyo naye nga kigenda kigwaawo .Mukiseera kino walina ekigendelerwa kyomubulamu bwo nga olina okutya okwamanyi naye ebilooto byo byoona ebyamanyi nebigwaawo nokutya kungi oba nga Yusufu bweyali,oyinza oba nga bakutadde kubali nga bakusudde munsulo eyo kwenyamiira,nga bakuvunaana bwemage o tewelabira nti mukama wali kululwo gwe.
okukuzibwakwo tekuva eri omuntunaye eri mukama katonda ayinza byoona.
Tofaayo oba olina okwenyamiira okwenkana kutya,oba olina ekizibu ekyenkana kitya,oba nga wagwamu esuubi,mukama alina enkomelero yo.Wadde nga abantu bakwelabidde gwe,beera muguminkiriza ekiseera kijjakutuuka mukama akuwe omukisa.
Olunaku lujja mukama akuwe binji nokusinga byewali osubiira gwe.Kyotekwa okukola kyekyo ekyawndikibwa mubaibuli mukitabo kya Yakobo 4:10wewombeeke eri mukama era anakuyimusa wagulu .Ye wewombeeke eri mukama ekitegeza nti kale nga bweyagamba,sooma baibuli era beera nokukiriza era kola nga baibuli bwegamba.Tosubiira kukuzibwa eri omuntu naye okuva eri mukama katonda omulamu.Wadde nga mulugendo luno lulimu ebiiko bingi sigaala nga wesiga Yesu kuristo omwana wa katonda omulamu akyusa embeera yo mukaseera a katono enyo.
Nolwekyo nkusabiira gwe.
Mukama kitaffe ,mulinya lya Yesu,nzijja jooli buli muwuririza yena.Ayagala okuweebwa omukisa.Tetwagaala kubusabusa kwoona naye tukiriza nti kululwo bulukintu kyoona kisoboka nolwekyo nkusabiira mukiseera kino kyenyiniokuwonyezebwa kwo.okununuribwa kwo, nokutya kwo okwamanyi kujje eri buli muntu yeena awuliliza.Tuwe okukulankulana,okukuzibwaera omugoberezi wa Yesu.Tukwebaza olwebyamagero byogenda okukola.
Amiina
Translation: The promotion that God offers
OBULAMU TEBUSIGALE KYEKIMU
No mubuliazi we Njri Sieberen voordewind
MUKWANO GWANGE; EKYETAGO KYO KIKI? KUNYIGIRIZIBWA,KUTYA,BURUMI,NAKU,MITAWANA,BUTAWUMUZIBWA,NEBIRARA? OLIMULWADE? LABA NINA AMAWURURE AMALUNJI JORI. NINA BAYIBULI MUNGARO ZANGE. WALIWO AMANYI AGASINGA AMANYI GONNA MUNSI ENO GEMANYI GEKIGAMABO KYAKATONDA YEBAYIBULI.
Bayibuli egamaba Mumpite nange nabalokola munaku zamwe, [ Zabuli 50;15] Eno si njigiriza yakubatizibwa oba yakikatuliki oba yakipenetekonti era si njigiriza ya kanisa.Naye Ndagano yekisubizo kyakatonda omulamu. Katonda agamba nze katonda abawonya. [Okuva 15;26] Amanyi gakatonda wegali akuwonya era wegali akuyamba olwalero.yee bayibuli egamaba omubi sitani tajja wabula okuba okuta nokuzikiriza.Naye nze Yesu Omwana wakatonda najja mubere nubulamu era mubujuvu bwabwo.[ 10.10] Mikwano jange amawulire ago gendesse.Bayibuli egamaba. Omwoyo wamukama ali kunze kubanga anfuseko amafuta akubulira ebigambo ebirunji. [ Isaiah 61.1] Amawulire amarunji gegano.Oyo asonyiwa abibi byo era nakuwonya mundwadde zzona. [psalm 103;3] Amawulire amarunji gali nti yesu kurisito agenda kuyamba.Ayinza era ajja kuyamba,singa okola bayibuli kyekugamaba soma ekigambo kiriza ekigambo era okole nga ekigambo bwekikugamba. GENDA NEKYETAGO KYO EWAYESU. NOBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU. Ngabye nti abulamu bwo tebusigale kyekimu, owange genda ewa Yesu.Mbulira Yesu,YesuYesu era Yesu . Genda nubulamu bwo eri Yesu. Nebyetago byo eri Yesu Nubulumi bwo eri Yesu Nebibi byo byonna eri Yesu kubange ryekubo erya mazima nobulamu. YESU AYAGALA OKUKOLERA EKYAMAGERO. Ekyamagero si kyekintu ekisobola okuberawo nokutegera kwomwana womuntu. Era si kukola kwamwana womuntu.Kyekisera kyo ekyekyamagero era ogende ewa Yesu olwekyamagero kyo Amina wetegese okutwala ekyamagero ekikyasinze? Kale saba wamu nange. Mukama wange Yesu sonyiwa ebibi byange byonna.Nenenya elyebibi byange byona. Ntukuza nomusayo gwo.Nzigulawo omutima gwange jori. Jangu munda mutima gwange,Gufule muja olwomusayigwo,era onzikirize ngo mwana wo.Nkukiriza nga omulokozi wange era nga omununuzi.Webale kubanga wanfililira kumusalaba Amina. Bayibuli egamba nti omusayi gwo mwana we yesu gututukuza okuva mubibi byona.[1John 1.7] OBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU Bwonotambula ne Yesu (1 John 1 :5-2:14/ Acts 26:18). Era kati nga nkusabira esala ejude amafuta. Jja amasogo kumbera ,bera nga osubira ekya magero kyo mumanyi gakatonda amanyi agomwoyo omutukuvu mulinya lya Yesu,Buri Ekyetago kyo kyona. Bulikintu. Kisoboka eri abo abakiriza mukama waffe Yesu kurisito omwana wakatonda amulamu. Wetegese? Mukwano gwange teka omukono gwo ogumu kububaka buno nsabe.Katonda wange nzija jori nomusaja ono,Mukazi aba mulenzi oba Muwala nga alina ekyetago. Nsba akome kumuntu oyo mumanyi agomwoyo amutukuvu Mulinya lya Yesu.Mukama wonya amuntu oyo 100/100 okuvira dala kumutwege okutukira dala muntobo zebigrerebye.Tusabira buli kizibu kyoana kola wo ekyamagero. Mukwano gwange twala enkya magero twala okuwonyezibwa mulinya lya yesu Twala okusumululwa mulinya lya Yesu Era ofune amanyi agomwoyo omutukuvu namafuta kati mulinya lya Yesu bera wadembe Amina Naye Yesu Yafumitibwa Yakomerelwa olwebibi byafe ekibonerozo ekyatuletera eddembe kyali kuye .Era olwemigogye twawonyezebwa. (Isaiah 53:5). Tewerabiara Katonda asinga ekyetago kyo. Mukama akuwe omukisa OBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU.
TRANSLATION OF YOUR LIFE WILL NEVER BE THE SAME in Luganda
Translated by: Pastor Nsubuga Steve
*************
It Enkulakulana Katonda gyagaba
Okufumintiriza kwa radio Nomubulizi wenjiri Sieberen Voordewind
Mikwano gyange abawuriliza. Ndi musannyufu Kubanga muwuliliza radios eno kaati.
Kubagnga nina amawurile amalunji gyemuli.Katonda omulamu ayagala okubakuza.Kubanga watondebwa nekigenderelwa toli kinsi lwansobi oba toli kunsi kumala bisera era tewatondebwa kwetolorela kunsi mwaka namwaka nga omudu.
Katonda yakutonda nebirabo ebyenjawulo osobola okusoma mu bayibuli Matayo 25.Si kirunji gwe okuzika ekirabo kyo.Otekwa okozesa ekirabo kyo mumpisa esamu katonda ekitibwa.Katonda ayagala okuwa omukisa era ayagala okuyimusa. bayibuli egamba Zabbuli 75;6-7 Tewali nomu ebuvanjuba oba ebugwanjuba ayinza okuyimusa omuntu okujako Katonda asala omusango.akakanya omu nayimusa omulala,Katonda yeka yakuyimusa.okujako obugaga bwo nemikisa gyo.sikuva eri omwana womuntu naye kuva eri katonda omulamu okuyita muye ebintu byonna biyinzika. soma kubulamu bwa Yusuf kyakulabirako kirunji nyo Luberyeberye 37 bayibuli etugamba nit Yusuf yalina ekiroto okulakulana kutandika nekiroto. Katonda yayagala okuwa yusuf okulakulana.singa yasigala awaka yandifusse omukulu owomutawana yandifuse amukulu wamaka,Entee nabaddu bonna naye Katonda yalina Entegeka enunji gyali,Okulakulana kwe yalina akuyita mubulamu obwokunyigirizibwa.
Lunaku lumu Yusuf yasulibwa muluzi bagandabe.Embera ye mundowoza yobuntu tewali suubi,Esuubi lyokulakulana lyali liwedewo,Akasera akazibu enyo mukulakulana kwe lwelyo oluzi oluwanvu enyoo.Naye Katonda yamutonda nekigenderelwa. Katonda yayagala okumukuza yensonga lwaki yawona nava muluzzi olwo. Katonda yakiliza natundibwa munsi endala,Yusuf yalina okutambula alyoke akuzibwe. Era munsi eyo Yusuf Yakuzibwa munju ya Potifayo.Nafuka Omukulu.Kitegezaki.Katonda yalina bingi nyo gyali. Naye yalina okusoka okuyita mubulamu obuzubu enyo,Yatekebwa mukomera nga talina musango.Naye nemukomera nakuzibwa.Nafuka Omukulu era eyebuzibwako.Naye Era Katonda yalina bingi nyoo gyali,Yadde abantu bamwerabira Katonda yamusika yo mukomera namuwa obuwanguzzi. Entegeka ya Katonda eri yusuf sikuba mukulu kyoka naye kubera Muwanguzzi.Olugudo lweyalina okuyitamu atuke eyo lwalimu Ensozi nebiwonvu.Naye Katonda yali naye.
Kino Kyogera ki Mubulamu bwo.Katonda omulamu alina entegeka eri obulamu bwo,ayagala okubera nawe akuwe enkualakulana,Oyinza okuberanga walina ekiroto era kati nga essubi lyakugwamu.Oyinza okubanga walina ekigenderelwa mubulamu bwo naye kati nga wabivako.Era nage bwekyali ku yusuf .Otekedwa wabali Abantu nga bakusudde munaku naye tewalabira nti katonda ari nawe,Okulakulana kwo tekuva eri mwana wamuntu wabula eri katonda.Okuyita muye ebintu byonna biyinzika,sinsonga oli minaku yenkana wa.sinsonga Ekizibu kyo kyenkana wa.Katonda ayagala okukuza.Katonda alina entegeka anunji gyoli.Abantu nebwebakwelabira Katonda ye akwagala.Akumanyi era takwerabide.tolowoza nti katonda akwerabidee.Akulaba,akumanyi,Gumikiriza Ekisera kigya Katonda okuwe omukisa.
Olunaku lugya Katonda akuwe omukisa okusinga nga bwobade osuubira.Kyolina okola kyekyo kyayogere mu bayibuli Yakobo 4.10 Kakana wansi womukono gwakatonda naye anakuyimusa.,Kola nga bwagamba,Soma bayibuli era okole nga bwegamba,tosubira kulakulana kwo kuva eri mwana wamuntu wabula kuva eri katonda.Yadde olugudo lwoyitamu lujudde ebiwonvu sigala nga ogoberela Yesu omwana wa katonda omulamu anakuyimusa,era asobola okukyusa embera youbulamu bwo mukasera katono nyoo. Era Kankusabire
Katonda owamanyi Taaata Mulinya lya yesu Nzija nabuli awuliliza yenna ayagala okuwebwa omukisa nga ayimusibwa gwe.Tetwagala kubusa busa naye tukiriza nti mugwe ebintu byonna bisooboka,Era nsaba gyoli mukasera kano Amanyigo agalookola era agawonya gagende eri buli awuliliza nomuwerezawo.Obawe okulakulana okuyimusibwa eri buli a goberera kristo ,tukwebaza olwebyewunyo byogenda okola Amina
Translation: The promotion that God offers / translated by: Pastor Steve Nsubuga
OBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU
No mubuliazi we Njri Sieberen voordewind
Bayibuli egamaba Mumpite nange nabalokola munaku zamwe, [ Zabuli 50;15] Eno si njigiriza yakubatizibwa oba yakikatuliki oba yakipenetekonti era si njigiriza ya kanisa.Naye Ndagano yekisubizo kyakatonda omulamu. Katonda agamba nze katonda abawonya. [Okuva 15;26] Amanyi gakatonda wegali akuwonya era wegali akuyamba olwalero.yee bayibuli egamaba omubi sitani tajja wabula okuba okuta nokuzikiriza.Naye nze Yesu Omwana wakatonda najja mubere nubulamu era mubujuvu bwabwo.[ 10.10] Mikwano jange amawulire ago gendesse.Bayibuli egamaba. Omwoyo wamukama ali kunze kubanga anfuseko amafuta akubulira ebigambo ebirunji. [ Isaiah 61.1] Amawulire amarunji gegano.Oyo asonyiwa abibi byo era nakuwonya mundwadde zzona. [psalm 103;3] Amawulire amarunji gali nti yesu kurisito agenda kuyamba.Ayinza era ajja kuyamba,singa okola bayibuli kyekugamaba soma ekigambo kiriza ekigambo era okole nga ekigambo bwekikugamba. GENDA NEKYETAGO KYO EWAYESU. NOBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU. Ngabye nti abulamu bwo tebusigale kyekimu, owange genda ewa Yesu.Mbulira Yesu,YesuYesu era Yesu . Genda nubulamu bwo eri Yesu. Nebyetago byo eri Yesu Nubulumi bwo eri Yesu Nebibi byo byonna eri Yesu kubange ryekubo erya mazima nobulamu. YESU AYAGALA OKUKOLERA EKYAMAGERO. Ekyamagero si kyekintu ekisobola okuberawo nokutegera kwomwana womuntu. Era si kukola kwamwana womuntu.Kyekisera kyo ekyekyamagero era ogende ewa Yesu olwekyamagero kyo Amina wetegese okutwala ekyamagero ekikyasinze? Kale saba wamu nange. Mukama wange Yesu sonyiwa ebibi byange byonna.Nenenya elyebibi byange byona. Ntukuza nomusayo gwo.Nzigulawo omutima gwange jori. Jangu munda mutima gwange,Gufule muja olwomusayigwo,era onzikirize ngo mwana wo.Nkukiriza nga omulokozi wange era nga omununuzi.Webale kubanga wanfililira kumusalaba Amina. Bayibuli egamba nti omusayi gwo mwana we yesu gututukuza okuva mubibi byona.[1John 1.7] OBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU Bwonotambula ne Yesu (1 John 1 :5-2:14/ Acts 26:18). Era kati nga nkusabira esala ejude amafuta. Jja amasogo kumbera ,bera nga osubira ekya magero kyo mumanyi gakatonda amanyi agomwoyo omutukuvu mulinya lya Yesu,Buri Ekyetago kyo kyona. Bulikintu. Kisoboka eri abo abakiriza mukama waffe Yesu kurisito omwana wakatonda amulamu. Wetegese? Mukwano gwange teka omukono gwo ogumu kububaka buno nsabe.Katonda wange nzija jori nomusaja ono,Mukazi aba mulenzi oba Muwala nga alina ekyetago. Nsba akome kumuntu oyo mumanyi agomwoyo amutukuvu Mulinya lya Yesu.Mukama wonya amuntu oyo 100/100 okuvira dala kumutwege okutukira dala muntobo zebigrerebye.Tusabira buli kizibu kyoana kola wo ekyamagero. Mukwano gwange twala enkya magero twala okuwonyezibwa mulinya lya yesu Twala okusumululwa mulinya lya Yesu Era ofune amanyi agomwoyo omutukuvu namafuta kati mulinya lya Yesu bera wadembe Amina Naye Yesu Yafumitibwa Yakomerelwa olwebibi byafe ekibonerozo ekyatuletera eddembe kyali kuye .Era olwemigogye twawonyezebwa. (Isaiah 53:5). Tewerabiara Katonda asinga ekyetago kyo. Mukama akuwe omukisa OBULAMU BWO TEBUSIGALE KYEKIMU.
TRANSLATION OF YOUR LIFE WILL NEVER BE THE SAME in LugandaTranslated by: Pastor Steve
OKWAGGALA OKUVA ERI KATONDA OKWOMWOYO
Obubaka Bwo Kukiriiza: Evangelist Sieberen Voordewind
Gulawo Omutima gwo olwe kigambo kya Katonda nga osooma obubaka obwo kukiliza okuva eli omubulizi we enjili Sieberen Voordewind. Waliwo Okukiliza okusinga okwagala kwona okw'ensi eno. Okwagala okusinga kwe kwomoyo, ate kwe Kwagagla kwa Katonda.
Baibuli mu 1 Yokaana 4:7: Abaagalwa twagalanenga; kubanga okwagala kuva eri katonda kubanga okwagala kuva eri Katonda.
Baibuli egamba mu 1 Yokaana 4:8: "Katonda kwagala". Katonda omulaamu ye kwagala ate okwagala kuva eri Katonda, kuno sikwagala kwa Bantu, ate okwagala kwa Katonda tekuva mu nsi eno. Okwagala kwa Katonda kwa mwoyo. Katonda ye kwagala. Katonda no kwagala bye bimu. Okwagala kwa Katonda kunene, Ngo kwagala kwe ku nene!"
Baibuli egamba mu 1 Yokaana 4:9: "ku kino okwagala kwa Katonda kwe kwalabisibwa gyetuli, kubanga Katonda yatuma mu nsi Omwana we eyazaalibwa omu tulyoke tube abalamu ku bw'oyo."
Ate Mu Yokaana 3:16: " Kubanga Katonda bwe ya yagala ensi bw'ati, n'okuwaayo n'awaayo Omwana we eyazaalibwa omu yekka, buli muntu yenna amukkiriza aleme okubula, naye abeere n'obulamu obutaggwawo. Kuno kwagala kwa mwoyo,okwagala okusinga."
Yokaana 3:23: "Na kino kye kiragiro kye , tukkirize erinnya ly'Omwana ne Yesu Kristo, era twagalanenga, nga bwe yatuwa ekiragiro." Kuno kwe kwagala kwa Katonda okwomwoyo."
Yesu Kristo agamba mu Makko 12:30 -31: "era yagalanga Mukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna, n'obulamu bwo bwonna, n'amagezi go gonna, n'amaanyi go gonna. Ery'o kubiri lye lino nti Yagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala wekka."
Kuno kwe kwagala kwa Katonda okwomwoyo. Okwagala Katonda n'omwana we Yesu Kristo n'okwagala muliraanwa wo nga bwe weeyagala. Baibuli egamba mu 1 Yokaana 3: 11,12, ne 18: "Kubanga kino kye kigambo kye mwawulira okuva lubereberye ffe okwagalananga; si nga Kayini bwe yali o'omubi n'atta muganda we. Era yamuttira ki? Kubanga ebikolwa bye byali bibi, n'ebya muganda we bituukirivu...Abaana abato, tuleme okwagalanga mu kigambo ne mu lulimi, wabula mu kikolwa ne mu mazima. Okwagala kwa Katonda okwomwoyo kube kw'amazima.
Okwagala kwa Katonda okwomwomwoyo "kugumiikiiriza; kulina ekiisa; okwagala tekuba na buggya; okwagala tekwekulumbaza, tekwegulumiza; tekukola bitasaana, tekunoonya byakwo, tekunyiiga, tekusiba bubi ku mwoyo; tekusanyukira bitali bya butuukirivu, naye kusanyukira wamu n'amazima; Kugumikiiriza byonna, kukkiriza byonna, kusuubira byonna, kuzibiikiriziza byonna. Okwagala tekuggwaawo emirembe gyonna". Kisome mu 1 Abakkolinso13:4-8.
Kiriiza Ekigambo kya Katonda ate Kola nga Ekigambo kya Katonda bwe Kilagira! Wetaaga okwagala owa Katonda obwo mwoyo. Baibuli elagira mu 1 Abbakolinso 13:2 - 3: "Era bwe mba ne bunnabbi ne ntegeera ebyama byonna n'okutegeeera ebyama byonna n'okutegeera ebyama kwonna; era bwe mba n'okuggyawo ne nzijaawo ensozi; naye ne ssiba na kwagala, nga ssiri kintu. Era bwe ngabira abaavu bye nnin byonna okubaliisanga, era bwe mpayo omubiriri gwange okwokebwa, naye ne ssiba na kwagala, nga ssiriiko kye ngasizza."
"Nze nawe twetagga okwagala kwa Katonda okwomwoyo. Ofuna otya Okwagala kwa Katonda Okwomwoyo? Bayibuli egamba mu Barumi 5:5: "nate okusuubira tekukwasa nsonyi, kubanga okwagala kwa Katonda kufukiddwa ddala mu mitima gyaff, ku bw'Omwoyo Omutukuvu gwe twaweebwa.
Saaba nange; "Ayi Mukama Yesu , nsonyiwa olwe bibbi byange byonna. Nenenya olwe bibbi byange. Ntukuza n'Omusayi gwo ogw'omwendo. Nkuwa omutima gwange, jangu Yesu mu mutima gwange. Omutima gutukuze dala olw'Omusayi gwo. Nzikiriza ngo omwana wo. Nkukiriza nga Omulokozi ate Omununuzzi. Webbale Yesu olwo kunfirira ku musalaba kulwange kumusalabba. Amina!"
Yimusa emikono mu banga nkusabiire, Ayi Katonda owobuyinza bwonna ate Taata, mu linya elyamageero erya Yesus Kristo, Nzize n'oyo ayayanira okubatizibwa n'Omwoyo Omutukuvu n'okwagala kwo. Tetubusabusa naye tukiiriza oyiwa Omwoyo wo kukinoomu, ne buli omu awuliriza ne ku muddu wo. Leeka Amanyi ga Katonda ga juzze buli mukiriza akuyayanira n'omwoyo Omutukuvu n'Okwagala kwo. Tuku tenda, tukugulumiza ate tukwebaza.
Ow'omukwano: toola Omwoyo Omutukuvu esaawa zino. Twala amanyi ga Katonda ne kitibwa. Kitwaale kati mu linya lya Yesu ate mwebaze. Yemirira mu kukiriza ate tambula n'omwoyo Omutukuvu n'okwagala Kwakatonda O'kwomwoyo.
Nkwagaliza obugaga bwa katonda ne mikisa egyamanyi. Amina!
MESSAGE: SUPERNATURAL LOVE
Faith Message by: evangelist Sieberen Voordewind / Translated in LUGANDA by: Simon Welishe
KISWAHILI: KISWAHILI